John Blaq – Nekwataako Lyrics
Nekwataako Lyrics by John Blaq
Award-winning East African Dancehall star, John Blaq dishes out a new record titled “Nekwataako“. The new song “Nekwataako” serves as his latest single and his December debut track. It was produced by Wani.
[Intro]
Zuena eno Barbie eno Zari eno Sheebah eno Winnie Kaguta Kataha Lupita
Kadaga Fabiola Daniela Gashumba Byanyima .. am confused
[Chorus]
Okiraba otya nga bali ku mbaga yaffe bby
(Nekwataako)
Okiraba otya nga nkututeko eyo mu bazungu
(Nekwataako)
Okiraba otya nga breakfast ekusanze mu masuuka go
(Era nekwatako)
Okiraba otya mu kamotoka frontseat yegwe asooka
(Kati nekwataako)
[Verse 1]
Nze omulwanyi wo
Era mukwano gwo musumba wo
Yenze gw’akubira bwe biganye
Nze gw’asoosa nekumwanjo
Nze saagala kunyiiza
Era saagala munyiiza
Saagala kuwulira nga bamuvunza
Ebitimbe babitimba
Ebizimbe babisiiga
Nti omwana ayagadde munne
Kati neetonda
Eri abo benasooka okwagala nenkyawa
Mwenna, nabakyawa
Olwokuba nafunye gwenali nga nonya
Ya ya ya
[Chorus]
Okiraba otya nga bali ku mbaga yaffe bby
(Nekwataako)
Okiraba otya nga nkututeko eyo mu bazungu
(Nekwataako)
Okiraba otya nga breakfast ekusanze mu masuuka go
(Era nekwatako)
Okiraba otya mu kamotoka frontseat yegwe asooka
(Kati nekwataako)
Netegereza makinga you’re bright
Omukwano gwoo guli fine
Netegereza ninga ali ku terefayina
Nze siganye olinayo daddy
Yakugaana obulenzi bu local local
Bwoba osobola mugambe daddy
Omutima gwo gwasiima eno bwoy bwoy
Mubirowoozo ne mumusaayi
Mugambe nti yenze alimu
Mubirowoozo ne mubutambi
Mugambe yenze gw’olaba
Baby